Nze sili Zari Zari
Baja babamabama like dem hot in the summer
Balina ne samwasamwa
Nti nze sirina kyenkuwa
Era nkunywesa na malwa
Naye wabalaga nti wesiri tolya tonywa
Wabakuba saba saba
Zebakuba abanyanya
Nze sirina mulala Queen Sheebah sirulunkana
Waliwo enjawulo okwagala n′okukwabula
Bakukonjera ondekke mbu nze nina amalala
Naye abo bolaba bo bagala tutabula
Bakukonjera ondeke mbu nze nina amalala
Naye abo bolaba bo bagala tutabula, ayi ya (eh!)
Oli mulungi oli mukakamu
Ebya alaali nze ndi mu love
Ndi mukazi lukyolo sirina kyenina
Naye ate omukwano nfafa nina
Njagala nkutijjise njagala nkubambise
Njagala nkulage omukwano ogutatera kulabika
Toli resistable, so incredible
So reliable, ate oli na capable
Baby you′re not resistable
So incredible
So reliable, ate oli na capable, oh oh
Oli na capable oh, ate oli capable
Nze sili Zari Zari
Baja babamabama like dem hot in the summer
Balina ne samwasamwa
Nti nze sirina kyenkuwa
Era nkunywesa na malwa
Naye wabalaga nti wesiri tolya tonywa
Wabakuba saba saba
Zebakuba abanyanya
Nze sirina mulala Queen Sheebah sirulunkana
Lemme see your hands up (eh)
Lemme see your hands up (eh)
Lemme see your hands up (eh)
Tubatadde ku bunkenke nga Ossama Bin La
Tubatadde ku bunkenke nga Ossama Bin La-la-la