Why?
King Saha mu Audio One
Why? (uh)
Excuse me princess, oh I need to go
Ekkubo olizibye, ng′ate I wanna meet my darling
I don't want to waste time, kuba omumanyi nawe
Sagala omunyize, simulaabangako nganyinze
Ono mwana mukwata mpola
Tomanyi bweba kwata mpola
Tanyiiga, ye tali nvuma
Onvuma omanyi n′okuba
Ekisobye nga yetonda
Tomanyi byakwetonda
Buli kadde ab'anesunga, oh why
Nga nafuba ndabe nga buli kyensobola okifuna
Nga sebaka njagala osoke obe n′esanyu ku matama
Nga ekiba kiremye to get, nfuba wakiri nze newole
Nga sikulaga kinemye, yeah
Wano olulala wakuba esimu, ng′oyagala nsimbi nkumu
Walabirawo nga ndese ensimbi (yeah yeah)
Nze nalinga nfuba, ndabe ng'osanyuka
Bulikadde wekyanga, kati nakukowa